Add parallel Print Page Options

39 (A)Pawulo n’addamu nti, “Nedda, nze ndi Muyudaaya, ewaffe Taluso ekiri mu Kirukiya, ekibuga ekitanyoomebwa, era omutuuze. Nkwegayiridde nzikiriza njogere n’abantu bano.”

Read full chapter

39 Paul answered, “I am a Jew, from Tarsus(A) in Cilicia,(B) a citizen of no ordinary city. Please let me speak to the people.”

Read full chapter

11 (A)Mukama n’amugamba nti, “Genda ku luguudo oluyitibwa Olutereevu, onoonye ennyumba y’omuntu omu erinnya lye Yuda, omubuuze Sawulo ow’e Taluso. Ali eyo kaakano ng’asaba, kubanga

Read full chapter

11 The Lord told him, “Go to the house of Judas on Straight Street and ask for a man from Tarsus(A) named Saul, for he is praying.

Read full chapter

39 (A)Yalina muganda we erinnya lye Maliyamu. N’atuula awo wansi ku bigere bya Yesu, ng’awuliriza ebigambo Yesu bye yali ayogera.

Read full chapter

39 She had a sister called Mary,(A) who sat at the Lord’s feet(B) listening to what he said.

Read full chapter

34 (A)Naye omu ku abo abaali mu Lukiiko Olukulu, Omufalisaayo erinnya lye Gamalyeri, eyali omunnyonnyozi w’amateeka era nga n’abantu bamussaamu nnyo ekitiibwa, n’alagira abatume bagira bafulumizibwa ebweru.

Read full chapter

34 But a Pharisee named Gamaliel,(A) a teacher of the law,(B) who was honored by all the people, stood up in the Sanhedrin and ordered that the men be put outside for a little while.

Read full chapter

(A)Era bammanyidde ebbanga ddene nnyo, singa babadde baagala bandinjulidde, nga ndi munnakibiina eky’Abafalisaayo, eky’omu ddiini yaffe ekisingira ddala okunonooza mu buli nsonga ey’Ekiyudaaya.

Read full chapter

They have known me for a long time(A) and can testify, if they are willing, that I conformed to the strictest sect(B) of our religion, living as a Pharisee.(C)

Read full chapter

20 (A)Bwe baabiwulira byonna ne batendereza Katonda, naye ne bagamba Pawulo nti, “Owooluganda, omanyi ng’Abayudaaya nkumi na nkumi bakkiriza, era nga bonna bakakatira ku kimu nti Abayudaaya bonna wadde abakkiriza basaana okugoberera amateeka, n’empisa, n’obulombolombo, eby’Ekiyudaaya.

Read full chapter

20 When they heard this, they praised God. Then they said to Paul: “You see, brother, how many thousands of Jews have believed, and all of them are zealous(A) for the law.(B)

Read full chapter