Add parallel Print Page Options

33 yakituukiriza mu ffe ne mu baana baffe, bwe yazuukiza Yesu mu bafu. Nga bwe kyawandiikibwa mu Zabbuli eyookubiri nti,

“ ‘Mwana wange,
    leero nfuuse Kitaawo.’

Read full chapter

(A)Kubanga ani ku bamalayika gwe yali ayogeddeko nti,

“Ggwe oli Mwana wange,
    Leero nkuzadde?”
Era nate nti, “Nze nnaabeeranga Kitaawe gy’ali
    naye anaabeeranga Mwana wange gye ndi?”

Read full chapter