Add parallel Print Page Options

26 Obuzito bw’empeta eza zaabu ne buba sekeri lukumi mu lusanvu (nga kilo kkumi na mwenda n’ekitundu), obutabalirako bya kwewoomya, ebirengejja, n’ebyambalo ebya ffulungu, ebyayambalwanga bakabaka ba Midiyaani, n’emikuufu egyateekebwanga mu bulago bw’eŋŋamira zaabwe.

Read full chapter

11 (A)Abakungu baabwe bafuule nga Olebu ne Zeebu,[a]
    n’abalangira baabwe bonna bafuuke nga Zeba ne Zalumunna,

Read full chapter

Footnotes

  1. 83:11 Olebu ne Zeebu baali bakabaka b’Abamidiyaani, Gidyoni be yawangula