Add parallel Print Page Options

(A)N’addayo eka, n’ategeeza kitaawe ne nnyina ng’agamba nti, “Nalabye omukazi ku bawala ab’Abafirisuuti mu Timuna. Kale mumumpasize kaakano.”

(B)Awo kitaawe ne nnyina ne bamugamba nti, “Tewali mukazi n’omu mu baganda bo newaakubadde mu Bantu bange gw’oyinza kuwasa, olyoke ogende ofune omukazi okuva mu Bafirisuuti abatali bakomole?”

Naye Samusooni n’addamu kitaawe nti, “Mpasiza oyo kubanga ye gwe nsiimye.” (C)Kitaawe ne nnyina tebaamanya ekyo nga kyava eri Mukama Katonda, kubanga Mukama yali anoonya ensonga ku Bafirisuuti. Mu biro ebyo Abafirisuuti be baafuganga Isirayiri. Awo Samusooni ne kitaawe ne nnyina ne bagenda e Timuna. Bwe baali basemberedde ennimiro z’emizabbibu egy’omu Timuna, empologoma ento n’ewuluguma nga bw’emulumba.

Read full chapter

When he returned, he said to his father and mother, “I have seen a Philistine woman in Timnah; now get her for me as my wife.”(A)

His father and mother replied, “Isn’t there an acceptable woman among your relatives or among all our people?(B) Must you go to the uncircumcised(C) Philistines to get a wife?(D)

But Samson said to his father, “Get her for me. She’s the right one for me.” (His parents did not know that this was from the Lord,(E) who was seeking an occasion to confront the Philistines;(F) for at that time they were ruling over Israel.)(G)

Samson went down to Timnah together with his father and mother. As they approached the vineyards of Timnah, suddenly a young lion came roaring toward him.

Read full chapter