Font Size
Abaruumi 10:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abaruumi 10:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Kristo atuwa amakulu amajjuvu, buli amukkiriza n’amuwa obutuukirivu.
Read full chapter
Abaggalatiya 2:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abaggalatiya 2:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Kyokka tukimanyi bulungi nti omuntu taweebwa butuukirivu lwa kugondera mateeka, wabula abufuna lwa kukkiriza Yesu Kristo, era naffe kyetwava tukkiriza Yesu Kristo tulyoke tuweebwe obutuukirivu olw’okumukkiriza so si lwa kugondera mateeka. Kubanga tewali n’omu aliweebwa obutuukirivu olw’ebikolwa eby’amateeka.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.