Add parallel Print Page Options

28 (A)Awo Yowaabu n’afuuwa ekkondeere[a], abasajja bonna ne bayimirira, ne balekeraawo okugoba Isirayiri, era n’okubalwanyisa.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2:28 Okufuuwa ekkondeere kaali kabonero kakutandika lutalo oba kulokomya

28 So Joab(A) blew the trumpet,(B) and all the troops came to a halt; they no longer pursued Israel, nor did they fight anymore.

Read full chapter

22 (A)Omukazi n’agamba Yowaabu nti, “Omutwe gwe gunaakasukibwa gy’oli ku bbugwe.” Awo omukazi n’agenda n’ekiteeso kye eri abantu bonna, ne basalako omutwe gwa Seba mutabani wa Bikuli, ne bagusuulira Yowaabu. Yowaabu n’afuuwa ekkondeere, abasajja be ne bava ku kibuga ne basaasaana, bonna ne baddayo ewaabwe. Yowaabu ye n’addayo eri kabaka mu Yerusaalemi.

Read full chapter

22 Then the woman went to all the people with her wise advice,(A) and they cut off the head of Sheba son of Bikri and threw it to Joab. So he sounded the trumpet, and his men dispersed from the city, each returning to his home. And Joab went back to the king in Jerusalem.

Read full chapter