Add parallel Print Page Options

11 (A)Abamu ku Bafirisuuti ne baleetera Yekosafaati ebirabo, ne ffeeza ng’omusolo, ate Abawalabu ne bamuleetera ebisibo eby’endiga ennume kasanvu mu lusanvu, n’embuzi kasanvu mu lusanvu.

Read full chapter

Obunnabbi obukwata ku Buwalabu

13 (A)Obunnabbi obukwata ku Buwalabu:

Mmwe Abadedeni abatambulira mu bibinja,
    abasiisira mu bisaka bya Buwalabu,

Read full chapter

24 (A)ne bakabaka bonna ab’e Buwalabu, ne bakabaka b’abannamawanga ababeera mu ddungu;

Read full chapter

21 (A)“ ‘Buwalabu n’abalangira bonna ab’e Kedali baakusuubulangako era ne bakugulako abaana b’endiga, n’endiga ennume n’embuzi.

Read full chapter

(A)Obuwesiyopya, ne Puuti[a], ne Luudi ne Buwalabu yonna, ne Kubu n’abantu bonna ab’ensi ey’endagaano balittibwa ekitala awamu ne Misiri.

Read full chapter

Footnotes

  1. 30:5 Puuli ne Puuti bye bimu. Puuti ye Libiya oba ekitundu ekyetoolodde n’okutuukira ddala ku Somaliya