Add parallel Print Page Options

14 (A)N’aziikibwa mu ntaana gye yali yeezimbidde mu kibuga kya Dawudi. Ne bamuteeka ku kitanda ekyaliko obuloosa obwenjawulo n’obuwoowo obwa buli kika, ne bamukumira n’ekyoto ky’omuliro kinene nnyo okujjukira bye yakola.

Read full chapter

14 They buried him in the tomb that he had cut out for himself(A) in the City of David. They laid him on a bier covered with spices and various blended perfumes,(B) and they made a huge fire(C) in his honor.

Read full chapter

19 (A)Awo ebiro bwe byayitawo, nga wayiseewo emyaka ebiri, ebyenda bye ne bitanula okumuvaamu, olw’obulwadde, n’afa mu bulumi bungi. Abantu be ne batamukumira lumbe, nga bwe baali bakoledde bajjajjaabe.

Read full chapter

19 In the course of time, at the end of the second year, his bowels came out because of the disease, and he died in great pain. His people made no funeral fire in his honor,(A) as they had for his predecessors.

Read full chapter

18 Noolwekyo kino Mukama ky’ayogera ku Yekoyakimu omwana wa Yosiya kabaka wa Yuda nti,

“Tebalimukungubagira;
    ‘Kikafuuwe, mukama wange!’
Kikafuuwe,
    obugagga bwe!

Read full chapter

18 Therefore this is what the Lord says about Jehoiakim son of Josiah king of Judah:

“They will not mourn(A) for him:
    ‘Alas, my brother! Alas, my sister!’
They will not mourn for him:
    ‘Alas, my master! Alas, his splendor!’

Read full chapter