Add parallel Print Page Options

(A)Olizikiriza ennyumba ya Akabu mukama wo, nga mpalana eggwanga olw’omusaayi gw’abaddu ba Mukama bonna, Yezeberi gwe yayiwa.

Read full chapter

13 Mukama wange totegeezebwanga, kye nakola nga Yezeberi atta bannabbi ba Mukama? Nakweka kikumi ku bannabbi ba Mukama mu mpuku bbiri, ataano ataano mu buli mpuku, era ne mbawa emigaati okulya n’amazzi okunywa.

Read full chapter

(A)“Tuwe ku magezi,
    tubuulire, tukole tutya?
Mutusiikirize mubeere ng’ekittuluze
    wakati mu ttuntu,
Abajja bagobebwa mubakweke,
    abajja badaaga temubalyamu lukwe.

Read full chapter