Add parallel Print Page Options

26 (A)Akaziya yalina emyaka amakumi abiri mu ebiri we yaliira obwakabaka, n’afugira omwaka gumu mu Yerusaalemi. Erinnya lya nnyina ye yali Asaliya[a], muzzukulu wa Omuli kabaka wa Isirayiri.

Read full chapter

Footnotes

  1. 8:26 Mukazi wa Yolaamu ye yali Asaliya, ate era nga muwala wa Akabu

Asaliya ne Yekoyaasi

11 (A)Awo Asaliya nnyina Akaziya bwe yalaba mutabani we ng’afudde, n’atandika okusaanyaawo olulyo olulangira lwonna.

Read full chapter