Add parallel Print Page Options

(A)Ne battira batabani ba Zeddekiya mu maaso ge, ne bamuggyamu amaaso, ne bamuteeka mu masamba, n’atwalibwa e Babulooni.

Read full chapter

(A)N’akwatibwa.

Zeddekiya n’atwalibwa eri kabaka w’e Babulooni e Libuna mu nsi ey’e Kamasi; n’amusalira omusango ne gumusinga.

Read full chapter

17 (A)Awo kabaka Zeddekiya n’amutumya n’amuleeta mu lubiri gye yamubuuliza mu kyama nti, “Olinayo ekigambo kyonna okuva eri Mukama?” Yeremiya n’addamu nti, “Weewaawo, ojja kuweebwayo eri kabaka w’e Babulooni.”

Read full chapter

(A)Naye eggye ly’Abakaludaaya ne libagoba ne lisanga Zeddekiya mu nsenyi ez’e Yeriko, ne bamuwamba, ne bamuleeta eri kabaka Nebukadduneeza ow’e Babulooni e Libuna mu nsi y’e Kamasi; n’amusalira eyo omusango.

Read full chapter

17 (A)Kyeyava aweereza kabaka w’Abakaludaaya okubalumba, n’atta n’ekitala abavubuka baabwe mu nnyumba awasinzizibwa, n’atalekaawo muvubuka n’omu newaakubadde abawala abato, newaakubadde abasajja abakulu wadde abakadde ennyo. Bonna Katonda yabawaayo mu mukono gwa Nebukadduneeza.

Read full chapter

Siribatunuulira na liiso lya kisa
    newaakubadde okubasonyiwa.
Ndibabonereza ng’engeri zammwe bwe ziri
    n’ebikolwa byammwe eby’ekkive bwe biri mu mmwe.

Mulyoke mumanye nga nze Mukama Katonda, era mbonereza.

Read full chapter

(A)Kubanga laba, nkuyimusiza Abakaludaaya,
    eggwanga eryo eririna ettima era ekkambwe,
ababunye ensi eno n’eri
    nga bawamba amawanga agatali gaabwe.

Read full chapter