Add parallel Print Page Options

(A)Awo Mukama n’asindikira Yekoyakimu ebibinja by’Abakaludaaya, n’Abasuuli, n’Abamowaabu, n’Abamoni, n’abatuma okulumba Yuda, ng’ekigambo kya Mukama kye yayogerera mu baweereza be bannabbi bwe kyali.

Read full chapter

The Lord sent Babylonian,[a](A) Aramean,(B) Moabite and Ammonite raiders(C) against him to destroy(D) Judah, in accordance with the word of the Lord proclaimed by his servants the prophets.(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Kings 24:2 Or Chaldean

Yekoyakimu Ayokya Ekiwandiiko kya Yeremiya

36 (A)Mu mwaka ogwokuna ogw’obufuzi bwa Yekoyakimu mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda ekigambo kya Mukama ne kijjira Yeremiya nga kigamba nti,

Read full chapter

Jehoiakim Burns Jeremiah’s Scroll

36 In the fourth year of Jehoiakim(A) son of Josiah king of Judah, this word came to Jeremiah from the Lord:

Read full chapter

24 (A)Mu biro ebyo, Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni n’alumba, era n’afuula Yekoyakimu omuddu we okumala emyaka esatu. Naye Yekoyakimu oluvannyuma n’ajeema, n’akola olutalo ku Nebukadduneeza.

Read full chapter

24 During Jehoiakim’s reign, Nebuchadnezzar(A) king of Babylon invaded(B) the land, and Jehoiakim became his vassal for three years. But then he turned against Nebuchadnezzar and rebelled.(C)

Read full chapter