Add parallel Print Page Options

(A)atuzaamu amaanyi mu kubonaabona kwonna kwe tuyitamu, tulyoke tugumye abalala abayita mu kubonaabona okwa buli ngeri, olw’okugumya kwe tufuna nga Katonda atuzaamu amaanyi.

Read full chapter

(A)Mukama ali ku ludda lwange, siriiko kye ntya.
    Abantu bayinza kunkolako ki?

Read full chapter

22 (A)Mulekeraawo okwesiga omuntu
    alina omukka obukka mu nnyindo ze.
Kiki ennyo kyali?

Read full chapter

(A)Ne mpulira eddoboozi nga ligamba nti,
    “Yogera mu ddoboozi ery’omwanguka.”

Ne ŋŋamba nti, “Nnaayogera ki?” Ne linziramu nti, gamba nti,
    “Abantu bonna bali nga muddo, n’obulungi bwabwe bumala ennaku ntono ng’ebimuli eby’omu nnimiro.
(B)Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,
    omukka gwa Mukama bwe gugufuuwako.
    Mazima abantu muddo.

Read full chapter

24 Kubanga,

“Abantu bonna bali ng’omuddo,
    n’ekitiibwa kyabwe kiri ng’ekimuli ky’omuddo.
Omuddo gukala, ekimuli kyagwo ne kigwa.

Read full chapter