Add parallel Print Page Options

20 (A)Kyokka mmwe mwafukibwako amafuta okuva eri Omutukuvu, era mumanyi byonna.

Read full chapter

27 (A)Kyokka okufukibwako amafuta kwe mwafuna okuva gy’ali kwali mu mmwe, noolwekyo temwetaaga muntu kubayigiriza. Wabula Mwoyo Mutukuvu y’abayigiriza buli kimu, era w’amazima si wa bulimba, kale mubeerenga mu ye nga bwe yabayigiriza.

Read full chapter