Add parallel Print Page Options

18 (A)Luliba lumu, mulyekkokkola kabaka wammwe gwe mwerondera, naye Mukama talibafaako ku lunaku olwo.”

Read full chapter

15 (A)Bwe munaayimusanga emikono gyammwe musabe
    nnaabakwekanga amaaso gange,
era ne bwe munaasabanga ennyo
    siiwulirenga
kubanga emikono gyammwe gisaabaanye omusaayi.

Read full chapter

11 (A)Noolwekyo, bw’atyo bw’ayogera Mukama nti, ‘Laba, ndibaleetako akabi ke batayinza kuwona; wadde banaankaabirira, sijja kubawuliriza.

Read full chapter

(A)Balikoowoola Mukama,
    naye talibaanukula.
Mu biro ebyo alibakweka amaaso ge
    olw’ebibi bye bakoze.

Read full chapter

(A)Katonda awulira okukaaba kwe
    ng’ennaku emujjidde?

Read full chapter

17 (A)Njagala abo abanjagala,
    n’abo abanyiikira okunnoonya bandaba.

Read full chapter

18 (A)Kyendiva mbabonereza n’obusungu; siribakwatirwa kisa newaakubadde okubasonyiwa, era ne bwe balindekaanira siribawuliriza.”

Read full chapter

13 (A)“ ‘Bwe nabakoowoola ne batafaayo, nange ne ŋŋaana okufaayo nga bankowodde,’ bw’ayogera Mukama ow’Eggye.

Read full chapter