Add parallel Print Page Options

(A)Mu biro ebyo Samwiri yali amaze okufa, nga ne Isirayiri yenna bamukungubagidde, era nga yaggwa n’okuziikibwa mu kibuga ky’e Laama. Era Sawulo yali agobye abafumu n’abalogo okuva mu nsi.

Read full chapter

Saul and the Medium at Endor

Now Samuel was dead,(A) and all Israel had mourned for him and buried him in his own town of Ramah.(B) Saul had expelled(C) the mediums and spiritists(D) from the land.

Read full chapter

29 (A)Abantu bonna mu kibiina bwe bategeera nga Alooni afudde, ab’omu nnyumba ya Isirayiri bonna ne bakungubagira Alooni okumala ennaku amakumi asatu.

Read full chapter

29 and when the whole community learned that Aaron had died,(A) all the Israelites mourned for him(B) thirty days.

Read full chapter

(A)Abaana ba Isirayiri ne bakaabira Musa mu nsenyi za Mowaabu okumala ennaku amakumi asatu, okutuusa ennaku ezo ez’okukaaba n’okukungubagira Musa bwe zaggwaako.

Read full chapter

The Israelites grieved for Moses in the plains of Moab(A) thirty days,(B) until the time of weeping and mourning(C) was over.

Read full chapter

21 (A)Yabeeranga mu ddungu lya Palani: nnyina n’amufunira omukazi okuva mu nsi y’e Misiri.

Read full chapter

21 While he was living in the Desert of Paran,(A) his mother got a wife for him(B) from Egypt.

Read full chapter

20 (A)Manase ne yeebakira wamu ne bajjajjaabe, n’aziikibwa mu lubiri lwe, Amoni mutabani we n’amusikira.

Read full chapter

20 Manasseh rested with his ancestors and was buried(A) in his palace. And Amon his son succeeded him as king.

Read full chapter