Add parallel Print Page Options

10     (A)Abalabe ba Mukama Katonda balisaasaanyizibwa;
alibabwatukira ng’asinziira mu ggulu.
    Mukama alisalira ensonda ez’ensi omusango;
aliwa kabaka we amaanyi,
    era n’agulumiza amaanyi g’oyo gwe yafukako amafuta.

Read full chapter

14 (A)Mukama yabwatuka ng’asinziira mu ggulu;
    Ali Waggulu Ennyo n’ayogera mu ddoboozi lye.
15 (B)Yalasa obusaale n’asaasaanya abalabe
    n’okumyansa okw’eggulu, n’abawangula.

Read full chapter

10 (A)Mukama n’abaleetera okutya mu maaso g’Abayisirayiri ne babatta olutta lunene nnyo e Gibyoni ne babafubutula okubambusa e Besukolooni, ne bagenda nga babatta okuyitira ddala e Azeka okutuuka e Makkeda.

Read full chapter