Add parallel Print Page Options

16 Baabeeranga mu Gireyaadi, mu Basani, ne mu bibuga byayo ebirala ne mu malundiro g’e Saloni okutuuka ku nsalo yaayo.

Read full chapter

29 Situlayi Omusaloni ye yavunaanyizibwanga ebisibo mu Saloni,

ne Safati mutabani wa Adulayi n’avunaanyizibwanga ebisibo ebyali mu biwonvu.

Read full chapter

(A)Ensi ekungubaga era eyongobera,
    Lebanooni aswadde era awotose;
Saloni ali ng’eddungu,
    ng’asuula Basani ne Kalumeeri.

Read full chapter

(A)birimeruka,
    birijaguza nnyo ne biwowogana n’essanyu mu ddoboozi ery’omwanguka.
Ekitiibwa kya Lebanooni kirigiweebwa,
    ekitiibwa kya Kalumeeri ne Saloni;
baliraba ekitiibwa kya Mukama,
    ekitiibwa kya Katonda waffe.

Read full chapter

10 (A)Awo Saloni kiribeera ddundiro lya bisibo,
    era n’ekiwonvu kya Akoli kifo kya nte we zigalamira
    olw’abantu bange abannoonya.

Read full chapter

21 (A)Awo omukono gwa Mukama ne gubeera wamu nabo, Abaamawanga bangi ne bakkiriza ne bakyuka okudda eri Mukama.

Read full chapter