Add parallel Print Page Options

(A)Awo Obadiya bwe yali ng’ali ku lugendo lwe, Eriya n’amusisinkana. Obadiya bwe yamutegeera n’avuunama wansi n’agamba nti, “Ddala ggwe wuuyo, mukama wange Eriya?”

Read full chapter

As Obadiah was walking along, Elijah met him. Obadiah recognized(A) him, bowed down to the ground, and said, “Is it really you, my lord Elijah?”

Read full chapter

(A)“Ku lunaku olwo buli nnabbi alikwatibwa ensonyi olw’okwolesebwa kwe okw’obulimba; era tebalyambala kyambalo kyabwe eky’ebyoya okulimba abantu.

Read full chapter

“On that day every prophet will be ashamed(A) of their prophetic vision. They will not put on a prophet’s garment(B) of hair(C) in order to deceive.(D)

Read full chapter

(A)Ebyambalo bya Yokaana byakolebwa mu bwoya bwa ŋŋamira, era nga yeesibya lukoba lwa ddiba. N’emmere ye yali nzige na mubisi gwa njuki.

Read full chapter

John’s(A) clothes were made of camel’s hair, and he had a leather belt around his waist.(B) His food was locusts(C) and wild honey.

Read full chapter

(A)Yokaana yayambalanga ekyambalo eky’obwoya bw’eŋŋamira, ne yeesibanga olukoba olw’eddiba mu kiwato kye, era yalyanga nzige na mubisi gwa njuki.

Read full chapter

John wore clothing made of camel’s hair, with a leather belt around his waist,(A) and he ate locusts(B) and wild honey.

Read full chapter