Add parallel Print Page Options

34 (A)Zadooki kabona ne Nasani nnabbi bamufukireko eyo amafuta okuba kabaka wa Isirayiri. Mufuuwe ekkondeere era muleekaane nti, ‘Kabaka Sulemaani awangaale.’

Read full chapter

34 There have Zadok the priest and Nathan the prophet anoint(A) him king over Israel. Blow the trumpet(B) and shout, ‘Long live King Solomon!’

Read full chapter

39 (A)Zadooki kabona n’aggya ejjembe ery’amafuta mu weema,[a] n’afuka amafuta ku Sulemaani. Awo ne bafuuwa ekkondeere, abantu bonna ne baleekaana mu ddoboozi ery’omwanguka nti, “Kabaka Sulemaani awangaale.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:39 Eweema eyogerwako wano ye weema Dawudi gye yakolera essanduuko ey’endagaano ya Katonda. Eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu eyazimbibwa, ng’Abayisirayiri bakyali mu ddungu, yali ekyali e Gibyoni (3:4; 2Sa 6:17)

39 Zadok the priest took the horn of oil(A) from the sacred tent(B) and anointed Solomon. Then they sounded the trumpet(C) and all the people shouted,(D) “Long live King Solomon!”

Read full chapter

13 (A)Ne banguwa okuggyako eminagiro gyabwe, ne bagyaliira wansi ku madaala, ne bafuuwa ekkondeere, nga bwe baleekaana nti, “Yeeku ye kabaka.”

Read full chapter

13 They quickly took their cloaks and spread(A) them under him on the bare steps. Then they blew the trumpet(B) and shouted, “Jehu is king!”

Read full chapter