Add parallel Print Page Options

Obulamu obusanyusa Katonda

(A)Noolwekyo abooluganda, ekisembayo, tubeegayirira nga tubazzaamu amaanyi mu Mukama waffe Yesu, nti nga bwe twababuulirira bwe kibagwanira okutambula n’okusanyusa Katonda, era nga bwe mukola bwe mutyo, mugende mu maaso okukolanga bwe mutyo n’okusingawo.

Read full chapter

Living to Please God

As for other matters, brothers and sisters,(A) we instructed you how to live(B) in order to please God,(C) as in fact you are living. Now we ask you and urge you in the Lord Jesus to do this more and more.

Read full chapter

Okusabirwanga

(A)Abooluganda, eky’enkomerero, mutusabirenga, ekigambo kya Mukama kibune mangu era Mukama agulumizibwenga, nga bw’agulumizibwa mu mmwe,

Read full chapter

Request for Prayer

As for other matters, brothers and sisters,(A) pray for us(B) that the message of the Lord(C) may spread rapidly and be honored, just as it was with you.(D)

Read full chapter

50 (A)“Omunnyo mulungi, naye bwe guggwaamu ensa, guzzibwamu gutya obuka bwagwo? Noolwekyo mube n’omunnyo mu mmwe era mubeerenga n’emirembe buli muntu ne munne.”

Read full chapter

50 “Salt is good, but if it loses its saltiness, how can you make it salty again?(A) Have salt among yourselves,(B) and be at peace with each other.”(C)

Read full chapter

33 (A)Kale kaakano Katonda ow’emirembe, abeerenga nammwe mwenna. Amiina.

Read full chapter

33 The God of peace(A) be with you all. Amen.

Read full chapter

23 (A)Emirembe n’okwagala awamu n’okukkiriza ebiva eri Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo, bibeerenga n’abooluganda.

Read full chapter

23 Peace(A) to the brothers and sisters,[a] and love with faith from God the Father and the Lord Jesus Christ.

Read full chapter

Footnotes

  1. Ephesians 6:23 The Greek word for brothers and sisters (adelphoi) refers here to believers, both men and women, as part of God’s family.