Add parallel Print Page Options

13 (A)Ebyokulya bya lubuto, n’olubuto lwa byakulya. Naye byombi Katonda alibizikiriza. Omubiri si gwa bwenzi, naye gwa Mukama.

Read full chapter

13 (A)Mukama agamba nti,

“Abantu bano bansemberera n’akamwa kaabwe,
    ne banzisaamu ekitiibwa n’emimwa gyabwe,
    naye ng’emitima gyabwe gindi wala.
Okunsinza kwe bansinza,
    biragiro abantu bye baayigiriza.

Read full chapter

(A)‘Okusinza kwabwe kwa bwereere.
    Kubanga bayigiriza amateeka abantu ge beekoledde.’ ”

Read full chapter

14 (A)balekeraawo okuwuliriza enfumo ez’Ekiyudaaya, n’ebiragiro abantu abakyama okuva ku mazima bye bagunja.

Read full chapter