Okubala 10:29
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
29 (A)Awo Musa n’agamba mukoddomi we Kobabu mutabani wa Leweri Omumidiyaani nti, “Tusitula okutambula okugenda mu kifo Mukama kye yatugamba nti, ‘Ndikibawa.’ Kale nno, jjangu tugende ffenna tulikuyisa bulungi, kubanga Mukama yasuubiza Isirayiri ebintu ebirungi.”
Read full chapter
Olubereberye 15:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 Omukeeni, n’Omukenizi, n’Omukadumoni,
Read full chapter
Balam 4:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Baraki awangula Sisera
11 (A)Keberi Omukeeni[a] yazimba eweema ye okumpi n’omuti omwera e Zaanannimu ekiri okumpi ne Kedesi oluvannyuma lw’okwawukana ne Bakeeni banne, bazzukulu ba Kobabu mukoddomi wa Musa.
Read full chapter
Ekyamateeka Olwokubiri 34:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)ne Negebu n’olusenyi olw’ekiwonvu omuli Ekibuga ky’Enkindu ekiyitibwa Yeriko okutuukira ddala ku Zawaali.
Read full chapter
Balam 3:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Ne yegatta n’Abamoni n’Abamaleki[a] ne balumba Abayisirayiri era ne babawambako ekibuga kyabwe eky’enkindu.
Read full chapter
Okubala 21:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yaladi Kizikirizibwa
21 (A)Kabaka Omukanani ow’e Yaladi eyatuulanga mu bukiikaddyo, n’awulira nga Isirayiri ajjira mu kkubo lya Asalimu, n’alumba Isirayiri n’amulwanyisa n’awambamu abamu ku bo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.