Makko 16:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)N’abagamba nti, “Mugende mu nsi yonna mubuulire Enjiri eri abantu bonna.
Read full chapter
Makko 16:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Abo bonna abakkiriza ne babatizibwa balirokolebwa, naye abo abatakkiriza balisalirwa omusango ne gubasinga.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 2:38
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
38 (A)Peetero n’abagamba nti, “Mwenenye, buli omu ku mmwe abatizibwe mu linnya lya Yesu Kristo musonyiyibwe ebibi byammwe, olwo nammwe mujja kufuna ekirabo ekya Mwoyo Mutukuvu.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 8:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)kubanga yali tannaba kubakkako, kubanga baali babatizibbwa mu linnya lya Mukama waffe Yesu kyokka.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.